Nakakiriza Kristo, Kati ki ekidilira?


Nakakiriza Kristo, Kati ki ekidilira?

Kulika! Kyosazewo kigenda kucusa obulamu bwo! Osanga obuza, “Kati ki ekiddako? Ntandika ntya olugendo lwange n’eKatonda?”. Gobererwa ebitano ebyogeddwako wamanga bikuwe endagiriro okuva mu Baibuli: www.GotQuestions.org/Luganda.

1. Kakasa nti otegera obulokozi.

(1 Yokaana 5:13) Ebyo mbiwandiikidde mmwe mumanye nga mulina obulamu obutaggwawo, mmwe abakkiriza erinya ly’Omwana wa Katonda. Katonda ayagala tutegere obulokozzi. Katonda ayagala twekakase nti ddala tuli balokole. Katuyite mu bisinga obukulu mu bulokozzi.

(a) Kubanga bonna baayonoona,nebatatuuka ku kitiibwa kya Katonda (Abaruumi 3:23)

(b) kubanga empeera y’ekibi kwe kufa;tunastahili kupewa adhabu na kutenganishwa milele na Mungu(Abarumi 6:23).

(c) Kristo yaffa kumusalaba nasasula empeera ye’biibi byaffe. ( Abaruumi 5:8; 2 Abakkolinso 5:21). kristo yaffa mukiffo kyaffe,. Okuzzukira kwa kristo kwakakassa nti okuffa kwe kummala okusasurira ebibi byaffe

(d) Katonda assonyiwa na’lokola boona abakirizza mu kristo-okukirizza okuffa kwe nga’empeera ye bibi byaffe. (Yokaana 3:16, Abaruumi 5:1; Abaruumi 8:1)

Lyelyo eggulire lyo’bulokkozzi! Bwoba okirizza Yesu Kristo nga’omulokozzi wo, olimulokole! Ebibi byo byona bisonyiiddwa, era Katonda akusubizza nti talikuleka. (Abaruumi 8:38-39: Matayo 28:20.) Jjukira nti obulokozzi bwo bukumirwa mu Yesu Krito. (Yokaana 10:28-29). Bwoba okiririzza mu Yesu yekka ng’Omulokozzi wo ossobola okukakassa nti olibera emirembe ne’mirembe mu ggulu ne Katonda.

2. Ffunna e kannisa enungi esomesa baibuli.

Ttolowozza nti ekanissa kiziimbe. Ekanissa bebantu. Kikulu nyo, abakiriza mu Yesu Kristo betaaga okusabira awamu. Yensonga enkulu eyekanissa. Kati nga bwokiliriza mu Yesu Kristo tukuwa amagezzi onnonye ekanisa ekilirizza mu baibuli oyoggere no’mubuulizzi. Leka ateggere okukirizza kwo okupya mu Yesu Kristo.

Ensoonga eyokubiri eye’kanisa kwe kusomesa Baibuli . Osobola okukozessa endagirira za’Katonda okuvva mu Baibuli mu bulamu bwo. Baibuli kye’kisumuluzzo kyo’bulamu obwamanyi mu bukurisitayo. (2 Timoseewo 3:16-17) agamba, “Era awatali kubuusabuusa ekyama eky’okutya Katonda kye kikulu;oyo eyalabisibwa mu mubiri n’aweebwa obutuukirivu mu mwoyo,n’alabibwa bamalayika, n’abuulirwa mu mawanga, n’akkirizibwa mu nsi, n’atwalibwa mu kitiibwa”.

Ansonga eyokusatu eyekanissa kwekusinza. Okusinza kwe kwebaza Katonda byona byakola. Katonda yatulokola, atwagala, atugabilira, atulungamya. Lwaki tetumwebaza? Katonda mutukuvu, mukirivu, atwagala, wakisa, agude enema. Okkubikulilwa 4: 11 “Osaanidde ggwe, Mukama waffe, Katonda waffe, okuweebwanga ekitiibwa n’etendo no’buyinza: kubanga gwe wabitonda byonna, era byabawo lwa kusiima kwo era byatondebwa.”

3. Funayo akasera buli lunaku olowoze ku Katonda.

Kikulu nyo okuwayo akadde olowoze ku Katonda buli lunaku. Abantu abamu bakiyita “Olusilika” Abalala bakiyita “Okufumintiriza” ke kasera ke tulowooza ku Katonda. Abamu basalawo nebakikola ku makya abalala olwegulo. Ekikulu kye ku belako ne Katanda bulilunaku, sibudde oba saawa. Biki byetukolera mu kadde nga tuli ne Katonda?

(a) Okusaba. Okusaba kwekogera ne Katonda. Yogera ne Katonda kubizibu byo. Saaba Katonda akuwe amagezi nebyewetaga, mugambe nga bw’omwagala ne bwosiima byonna byakukolera.

(b) Okusoma Baibuli. Wetaga okusoma Baibuli kululwo nga ogaseko okubilirwa mu Kanisa ne mumasomo. Baibuli erimu endagiriro Katonda zawa abantu okusobola okumanya Katonda kyayagala, okusomesa abantu abalala kukatonda n’okukula mukukiriza. Baibuli kyekigambo kya Katonda gyetuli, era yetulagira engeri getuyinza okusanyusa Katonda mubulamu bwaffe.

4. Funa enkolagana n’abantu ezikuyamba okula mu mwoyo.

(1 Abakolinso 15:33) etugamba Temulimbwanga: Okukwana n’ababi kwonona empisa ennungi. Baibuli ejjudde okulabulwa ku bantu ababi ngeli gebayinza okutuletela okufuka ababi. Empisa zamikwano gyaffe zitukwata yensonga lwaki kikulu okubera nabantu abakiriza mu Katonda era abamwagala.

Funayo emikwano mukanissa yo abayinza okuzamu amanyi. (Abaebbulaniya 3:13; 10:24) Funa emikwano egikuvunanyizibwako ku lusirika lwo, byokola, n’entambula yo ne katonda. Tekitegeza nti sula bakwano bo abatakirizanga Yesu ngomulokozi wabwe. Weyongere okubagala. Bategezeko nti Katonda yacusa obulamu bwo era tokyasobola kola enbintu ebimu byebakola. Saaba Katonda akusobozese okugabana ko ebya Yesu nemikwano gyo.

5. Batizibwa.

Bangi tebategera bya ku Batizibwa. “Okubatizibwa” kutegeza kunyikibwa mu mazzi amangi. Yengeri yokulaga abantu bonna nti okirizza Yesu era onamugeberanga. Okunyikubwa mu mazzi kulaga nti ozikidwa wamu ne Yesu. Okuvamu mazzi kulaga okuzukira kwa Yesu. Okubatizibwa kwe kwefananyiriza okuffa, okuzikibwa nokuzukila kwa Yesu. (Abaruumi 6: 3-4)

Okubatizibwa tekukulokola. Era tekugyawo bibi byo. Okubatizibwa ddala lya buwulizze, yengeri yokwatula okukiriza mu Kristo yeka ng’oMulokozi. Bwo banga oyagala okubatizibwa yogera n’Omusumba wo.

English
Dayo ku lutimbagano olusoka olwa luganda
Nakakiriza Kristo, Kati ki ekidilira?