settings icon
share icon
Ekibuuzo

Ani yatonda Katonda?

Okuddamu


Emu ku nsonga abatakkiriza Katonda n’abawakanyi gyebasinga okuwakanira eri nti, ebintu byonna bwebiba nga byetaaga ekibileeta okubeerawo oba ensibuko, ne Katonda naye yetaaga ensibuko. Tumaliriza tugamba nti, bwaba Katonda yetaaga ekimuleeta okubaawo oba ensibuko, awo taba Katonda. (Bwaba Katonda si Katonda, kitegeeza Katonda Taliiyo). Enso ngeri enzibu etokubuuza ekibuuzo” Ani yatonda Katonda?” Buli omu akimanyi nti ekintu kyona tekiva watali kintu oba mu banga. Kitegeeza nti, Katonda bwaka “kintu,” alina okuba n’ensibuko, si kyo?

Ekibuuzo kino kizibu kubanga kiva mu ndowooza nti enfu nti Katonda alina gyeyava era nekibuuza, waa gyeyava? Okuddamu kuli nto ekibuuzo tekikola makulu. Kilinga okubuuza, Kala eya bululu ewunya etya? Kala yabululu teri mu bilina kawoowo, era kileeta ekibuuzo okuba n’ekizibu. Mu ngeri yemu, Katonda tali mu bintu ebitondebwa, oba ebiletebwa. Katonda taletebwa era tatondebwa—ali oba aberaawo bubeezi.

Tumanya tutya kino? Tumanyi nti, ewatali tewasobola kuva kintu. N’olwekyo bwewaba nga waliwo akaseera nga tewali kintu kyona mu buliwo, tewali kyali kisobola kubaawo. Wabula ebintu webiri kakano. N’olwekyo, olw’okubanga tewaliyo kaseera nga tewali kintu kyonna, watekwa okuba nga waliyo ekyali kili oba ekyali nga wekyiri. Ekyo ekyaliwo nga tewali kintu kyona kirala kyetuyita Katonda. Katonda kyelaliwo ekyaletera ebintu byonna ebirala okubaawo. Katonda yeyatonda ensi nebirimu wabula nga ye teyatondebwa.

English



Ddayo ku Luganda Ewasokerwa

Ani yatonda Katonda?
© Copyright Got Questions Ministries